Amawulire

Kyagulanyi avudeyo kukiggala masomero

Kyagulanyi avudeyo kukiggala masomero

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga,

Senkagale wékibiina kye byobufuzi ekya National Unity Platform (NUP) Robert Kyagulanyi atadde gavt kunninga agule amasomero.

Bino abyogeredde ku mukolo ogwokusabira bannakibiina bonna abaafa mu biseera by’akalulu kabonna akaaliwo mu mwezi gwa gatonya omwaka guno.

Kyagulanyi wano wasinzidde nalaga obwenyamivu olwabaana obobuwala abafuna embuto nga tebanetuuka mu biseera nga bino kyatadde kukyamasomero okuba amagale

Wabula omukulembeze weggwanga olunaku lwegulo yakinoganyiza nti ye asinga kufa kukyabuli buntu okuba omulamu so si kusindika baana ku masomero bafunireyo obuzibu

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *