Amawulire

Kiki Ekyongera Ba Nampawengwa mu Palamenti ?

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2017

No comments

PALAMENTI

Bya Sam Ssebuliba

Okweyongera kwababaka ba nampa wengwa mu palamenti kitereddwa, ku gavumenti engeri gyezze egotanyamu nokunyigiriza abajivuganya gavumenti.

Mu kaseera kano ababaka 65 bebakiika mu palalmenti kubwa namunigina nga basing nabavuganya gavumenti abajira mu bibiina abali 51 bokka.

Kati okusinziira ku Godbar Tumushabe omutapusi webyobufuzi, gavumenti ekifudde kizibu nnyo omuntu okwesimbawo ngajidde mu kibiina ekivuganya, era bangi kwekusalawo okujja nga bannamunigina.

Wano awubudde gavumenti okutekawo embeera esobozesa buli muntu okuvuganya mu byobufuzi awatali akuba ku Mukono kubanga ye demicrasiya.