Amawulire

kasattiro mu spain lwa Ebola

Ali Mivule

October 7th, 2014

No comments

Ebola in spain

Mu ggwanga lya Spain kasattiro oluvanyuma lw’omusawo omu okukwatibwa ekirwadde ekyefananyirizaako ekya Ebola

Omusawo ono oli mu ddwlairo ekkulu  mu Kibuga Madrid yali yajjanjaba abalambuzi babiri abaafa ekirwadde kyekimu

Yye omukulembeze w’eggwanga lya America Barrack Obama alangiridde enteekateek y’okwekebejja abo bonna abayingira eggwanga ly’akulira

Abantu abakunukkiriza mu 3500 beebakafa ekirwadde kino mu bugwanjuba bwa Africa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *