Amawulire

Kamagu mukwate

Ivan Ssenabulya

February 19th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Police ekakakasizza okukwatibwa kwomukozi woku Radio Richard Kasule amanyiddwa ngomuggaga Kamagu gwebajje ku mulimu amakya ga leero.

Omwogezi wa poliisi mu gwanga Emilian Kayima ategezeza nti Kamagu yakwatiddwa oluvanyuma lwokwogera ebitatananatana amannya gabantu, era agaliddwa ku poliisi e Wandegeya gyagenda okukolera statementi.

Ono asabye banamawulire nabakozi boku radio bonna okugobereranga amateeka.

Okukwatibwa kwa Kamagu kujidde mu kadde nga ne munamawulire wa New Vision Charles Etukuli yakajja akawtibwe.