Amawulire

Kaihura ayogedde ku kutibwa kwa sheik Kirya

Kaihura ayogedde ku kutibwa kwa sheik Kirya

rmuyimba

July 1st, 2015

No comments

File Photo: Sheik Kirya eyatidwa

File Photo: Sheik Kirya eyatidwa

Ssabapoliisi wa uganda Gen Kale Kaihura bwategeezeza nga mukaseera kano naye bwaswala okutunula ku bayisiramu buli kaseera nga azze okukungubagira abatidwa.
Bwabadde ayogerera mukusabira omulambo gwa Kirya e Kibuli kaihura agambye nti amazima gali nti police ne government eewulira amaloboozi, kko nokunyorwa kwabayisramu, wabula buli kisoboka kikolebwa okulaba nga abatemu bakwatibwa.
Omugenzi amwogedeko nga abadde omusajja omutabaganya, nga ono abade yamufuula mukwanaganya wa police nabaysram buli awabeera obutakaanya obwetagissa police .
Kayihura awakanyizza ebibade bigambibwa nti omugezi tabade nabukuumi, nagamba nti newankubade wabadewo obunafu, naye abade yamuwa abakuumi basatu balamba.