Amawulire

Kaihura akakasizza abalumba ku by’amaggye

Ali Mivule

March 24th, 2014

No comments

 Kaihura and chinese

Ssenkagale wa poliisi mu ggangwa Gen Kale Kayihura asekeredde abamunenya okuteeka enkola ya kinamaggye mu poliisi nategeeza nga bwekyokugenda maaso kasita wabaawo obwetaavu bwakyo.

Kayihura agamba nti eteeeka lya poliisi lirambika bulungi nti tewali mutawaana poliisi kukozesa nkola ya kimamaggyee kasita wabaawo obwetavu.

Bino yabyogeredde mu disitulikiti  ye Katakwi bweyabadde omugenyi omukulu mu kufulumya abasirikale ba poliisi abatendekeddwa mu kukwanyisa obutujju.

Kaihura alumbiddwa abavuganya n’ebibiina by’obwanakyeewa ku ky’okuyingiza