Amawulire

kaggwa ensonyi akwatidwa

Ali Mivule

February 23rd, 2014

No comments

 

convictee arrested

E Mayuge omuvubuka atemera mu gy’obukulu 20 akwatidwa lwakwekakaatika ku kaana akateneetuka.

Omukwate etegeerekese nga Moses Kamere omutuuze we Namakaakali, mu gombolola ye Imanyiro mu district yya mayuga.

Aduumira police ye Mayuge Sam Opira, agambye nti ono yakozesezza shillings Bitaano okulimbalimba akaana kano okukakana nga akakwakudeko ekya julayina.

Mukaseera kano ono akuumirwa ku police e Mayuge gyanava okuvunaanibwa ogw’okujula ebitanagya .