Amawulire

Kabaka asazeewo kumasiiro

Kabaka asazeewo kumasiiro

Bernard Kateregga

March 8th, 2016

No comments

File Photo: Amasiro ge Kasubi nga bwegaali gafanana

File Photo: Amasiro ge Kasubi nga bwegaali gafanana

Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda afulumizza ekiwandiiko nga kino kiyimiriza emirimu emirara gyonna egikolebwa mu Masiro g’e Kasubi okutuusa nga gawedde
Ekiwandiiko kino kiragidde Katikkiro obutadamu kulambuza bantu masiro gano nga bwekizzze kikolebwa buli mwezi.
Mungeri yeemu abaami b’omumasiro okuli katkiro w’a masiro,Mugema,Kaggo,ne Nalinnaya bayimiribbwa obutadamu okugenda mu masiro gano okutuusa nga gawedde.
Mukaseera kano Minisita avunaanyizibwa ku Masiro aweeredwa obuyinza obujjuvu ku by’okwerinda mu masiro n’okulaba nga emirimu gyonna gitambuzibwa bulungi.