Amawulire

Janet Museveni azeemu okujjukiza abazadde obuvunanyizibwa

Janet Museveni azeemu okujjukiza abazadde obuvunanyizibwa

Ivan Ssenabulya

October 21st, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Minisita webyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni asabye abazadde battukize obuvunanyizibwa bwabwe okulabirirra nokutegekra abaana.

Agambye nti guno ssi mulimu gwa gavumenti oba amasomero naye bonna abakwatibwako.

Alae okutya olwabazadde okulowooza nti amasomero by’ebifo byokka ebisobola okukuuma abaana nokubayigiriza.

Janet Museveni yabadde mu musomo, ogwa buli mwaka oba Annual Public Lecture ku ttendekero lya Uganda Christian University e Mukono ng’asinzidde ku Zoom.

Omulamuzi wa kooti ya Ssemateeka Catherine Bamugemeire asinzidde wano nasaba abazadde okuddayo ku nkuza y’abaana ey’edda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *