Amawulire

Janet asabye amattendekero ku byókukabasanya abayizi

Janet asabye amattendekero ku byókukabasanya abayizi

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2021

No comments

Bya Damali Mukhaye,

Minisita owe byenjigiriza Janet Museveni asabye abamasomero okuteeka mu nkola ebiragiro ku muzze gwokukabasanya abayizi kisobozese abayizi obutagibwa ku mulamwa

Obubaka bwa janet busomedwa sipiika wa palamenti Jacob Oulanyah ku ssentendekero e Makerere mu kutongoza enkola eyokugoba ebikolwa ebyokukabasanya abayizi mu matendekero

Ono agambye nti etteeka lya employment Act ku kukabasanya telikkiriza mbeera ya kukabasanya bayizi kuba kibatataganya mu kusoma, bwatyo asabye abakulu ba masomero okuteeka mungalo etteeka lino