Amawulire

Gwebabonerezza olw’okusobya ku mbuzi afudde

Gwebabonerezza olw’okusobya ku mbuzi afudde

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2021

No comments

Bya Musasi Waffe

Mu mawulire agempuna, waliwo omuvubuka owemyaka 19 afudde, oluvanyuma lwokuwalampa embuzi.

Bino bibadde mu disitulikiti ye Oyam, ngomugenzi ye

Geoffrey Otema, abadde mutuuze ku kyalo Arwot Nyap mu gombolola ye Loro.

Omuvubuka ono kigambibwa nti oluvnyuma lwokumalira ejjakirizi ku mbuzi, yagigudde mu bulago nagituga nagitta.

Baamututte ku wofiisi yekika kya Atek Odutugole okumukangavvula.

Kati bamukubye embooko, egikra egye nnyana nazirika, essaawa wayise mbale naafa.

Tom Arip, nga waluganda lwomugenzi akaksizza ebyebaddewo, nti ddala omugnzi yasoose kusobya ku mbuzi ate nagitta.

Kati tutegezeddwa nti poliisi etandise okunonyereza kwayo ku nfa yomuvubuka ono.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *