Amawulire

Gen Moses Ali si mulwadde-Gavumenti eyogedde

Gen Moses Ali si mulwadde-Gavumenti eyogedde

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye

Gavumenti esambaze engambo eziyitingana nti omumyuka owokubiri owa ssabaminisita Gen. Moses Ali mulwadde muyi.

Kino kidiridde amawulire okuyitingana ku mikutu egyomutimbagano nti Gen. Moses Ali mulwadde era nga byasiba byebikutuka.

Mu kwogerako ne bannamawulire minisita omubeezi owokulungamya eggwanga, Dr Chris Baryomunsi agambye nti gavymenti tekimanyiko nti generali mulwadde kuba ali bulungi lwakuba yayosa entuula za cabinet 2

Alabudde abakozesa obubi emikutu egyomutimbagano okukikomya nga basasanya amawulire agobulimba

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *