Amawulire
Gavumenti eweze okufafagana nababulankanya ensimbi
Gavumenti eweze okufafagana n’ekitongole kyonna ekitakwate bulungi nsimbi zenaaba yewoze okukola emirimu.
Minisita omubeezi ow’ebyensimbi David Bahati agamba kuluno akola ku byensimbi yenna ataawe mbalilira ya nsimbi zino ezewoleddwa kanamujutuka.
Bahati tough/ Lug
Wabula ye akulira ekibiina ekya Uganda Debt Network Patrick Tumwebaze alabudde gavumenti okwewala okwewola ensimbi eziriko amagoba agayitiridde bewole kwabo abasobola okutegeragana nabo ku nsasula etakose ggwanga.