Amawulire

Gavt esuubira kufuna kilalu mu Dubai Expo

Gavt esuubira kufuna kilalu mu Dubai Expo

Ivan Ssenabulya

October 1st, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe,

Gavumenti okuyita mu minisitule evunanyizibwa ku byobusuubuzi na makolero nkakafu nti egenda kufuna bamusiga nsimbi ntoko okuva mu mawanga ga bawarabu nokwetoloola ensi eyonna okuyita mu mwoleso gwa Dubai

Omwoleso guno gutandise leero nga gwakutwala ebbanag alya myezi 6 mu kibuga kye Dubai.

Minisita omubeezi owe byobusuubuzi Harriet Ntabazi atubuulidde nti Uganda omwoleso guno egwetegekedde bulungi era erina byeyategese okwolesa ebinasikiriza bamusiga nsimbi.

Ono agamba nti emyezi omukaaga weginagwerako nga Uganda esobola okubaako byesuubuza amawanga ga bawarabu.

Omweleso guno gwetabidwako amawanga 190 gwakutambulira wansi womulamwa ogugamba nti okuyunga endowooza nokuteekawo ebiseera byomusaaso

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *