Amawulire

Fagil Mande alekulidde

Ali Mivule

April 26th, 2014

No comments

Fagil mande
Akulira ekitongole ky’ebigezo Fagil Mande alekulidde ekifo kino.

Ono agamba nti embeera ku UNEB temusobozesa kukola mirimu gye.

Kiddiridde pulezidenti Museveni okwongezaayo ekisanja ekya Mathew Bukenya yadde nga kontulakita ye yaggwaako.

Mande agamba nti pulezidenti talina buyinza bukola mirimu gitali gigye