Amawulire

Eyali Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda azikiddwa

Ivan Ssenabulya

January 9th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Eyali Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda Dr. Livingstone Mpalanyi Nkoyotyo agalamiziddwa, mu nnyumba ye eyoluberera ku kiggwa kyabajuliizi ekyabakusitaayo e Namugongo.

Banadiini abakulembeddwamu Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda, Stanley Ntagali bakulembeddemu okusaba.