Amawulire

Etteeka ku bisiyaga liyise

Ali Mivule

February 24th, 2014

No comments

M7 signs well

Etteeka ku bisiyaga limaze okuyita.

President museveni amaze okussa emikono ku tteeka lino erissaawo ekibonerezo ky’omuntu okusibwa obulamu bwe bwonna ssinga asingisibwa omusnago gw’okusiyaga.

Pulezidenti agambye nti kino akikoze oluvanyuma lw’okukakasa nti obusiyaga buva ku busiwuufu bwa mpisa sso ssi buzaale ng’abamu bwebaali bamutegeeza.

Pulezidenti agamba nti buli ggwanga lirina kyerikkiririzaamu nga kikyaamu eggwanga eddala okutunuulira eddala.

Ono agambye nti era kikyaamu amawanga gano okusiba byegagala ku ggwanga eddala.