Amawulire

Ettaka 20% lyeririko ebyapa mu Uganda

Ettaka 20% lyeririko ebyapa mu Uganda

Ivan Ssenabulya

September 24th, 2021

No comments

Bya Ndhaye Moses

Zzi banka banokoddeyo okusomozebwa kwobutabeera na biwnadiiko bimala nettaka okutali byapa nti kyekisinze okugotaanya obusubuzi bwamayumba gyebali.

Akulira Housing finance bank nga ye Micheal Mugabi agambye nti ettaka 20% lyokka lyeririko ebyapa mu Uganda erisgadde teririiko biwandiiko bitongole.

Ono asabye gavumenti okuwagira abantu okwongera okukakasa obwananyini ku ttaka lyabwe, mu buwandiike.

Mugabi yatadde omukono ku ndagaano nebitongole Habitat for Humanity nobwakabaka bwa Buganda, nga baliko amayumba agomulembe gebagenda okuzimbira abantu abetesobola.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *