Amawulire

Entalo mu Bodaboda zisajjuse

Ali Mivule

January 23rd, 2014

No comments

BODA CYCLISTS

Entalo mu bagoba ba boda boda mu Kampala zirabika zisajjuse

Abamu ku bano abeegattira mu kibiina ekya National Federation of professional cyclist network mu Kampala  basabazze ebyogerwa nti beegasse ku kibiina ekirala ekimanyiddwa nga Boda boda 2010.

Bano bagamba nti tebasobola kwegatta ku bantu abamaze ebbanga nga babatulugunya.

Beetwogeddeko nabo bagamba nti bbo bakyetongedde era nga bakusigala nga balina obukulembeze obwaabwe

Aba Bodaboda 2010 bategeka olukiiko olwaali lulina okwetabwaamu ne pulezidenti museveni kyokk anga lwamala nerugwa butaka

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *