Amawulire

Enkuba egoyezza abe Sironko

Enkuba egoyezza abe Sironko

Ivan Ssenabulya

October 5th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Enkuba namutikwa, omujidde embuyaga erese amaka aganjawulo mu disitulikiti ye Sironko nga bafumbya miyagi.

Okusinziira ku mwogezi wekitongole ekidukirize ekya embuyaga ekunse nekuba amayumba ku ttaka ku byao ebyenjawulo mu gombolola ye Bukise ne Bukhulo nemu tawyni kanso ye Sironko.

Eno amayumba 385 gegakoseddwa awamu nabantu 1,926.

Kino kitaddewo okutya, abantu tebasigazza wakusula atenga ne kabini omukyamira zonoonese ekiyinza okuvaako endwadde zobuligo.

Nakasiita wabula agambye nti batandise eokuyamba ku bantu, ngabakadde, abaliko obulemu neba nakabutuzi bewadde enkizo.