Amawulire

Endagamuntu ziwedde

Ali Mivule

September 17th, 2014

No comments

ID registration

Gavumenti emalirizza okukubisa endaga muntu akakadde kalamba .

Omwogezi wa minisitule ekola ku nsonga z’omunda mu ggwanga Pamela Ankunda agamba nti okugaba endagamuntu kwakutandika omwezi ogujja

Ankunda agamba nti abamu ku bawandiisa abantu tebaafuna byonna byetaagisa nga y’ensonga lwaki bakereeye

Ajjukizza bannayuganda wabula nti okwewandiisa okufuna endagamuntu kukyagenda mu maaso ku magombolola okutuuka mu mwezi gw’okubiri omwaka ogujja.