Amawulire

Emikolo egisibuula Mandela

Ali Mivule

December 14th, 2013

No comments

 

 

Mandela last moments

Omulambo gw’eyali omukulembeze w’eggwanga lya South Africa Nelson Mandela gumaze okutuuka ku kisaawe awagenda okubeera emikolo egisiibula omugenzi.

Abategese omukolo gwa leero beebekibiina kya ANC Mandela kyeyatandikawo era nga kino mwemuva n’omukulembeze ali mu ntebe Jacob Zuma.

Abantu abasoba mu mitwaalo ekkumi beebagenze okwerabira ku muziro ono okumala ennaku essatu ezassibwaawo abantu ba bulijjo okumukubako eriiso evvanyuma.

Bangi tebamulabye olw’obudde okuggwaako

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *