Amawulire

Ekizimbe kiyiise- Babiri bafudde

Ali Mivule

December 20th, 2013

No comments

building collapses new

Abantu babiri kikakasiddwa mu beebafudde ekizimbe bwekiyiise e  Mukono.

webuwungeredde nga poliisi yegattiddwaako ekibiina ekiddukirize ekya Redcross okubeera nga bataasa abantu bano abakoseddwa

Akulira abaziinya mooto, Joseph Mugisa agamba nti abantu 7 beebafunye ebiwundu ebya maanyi kyokka nga baddusiddwa mu ddwaliro gyebijjanjabibwa

Ekizimbe ekyayiise kisangibwa ku Shade Gardens e Mukono nga kino kigambibwa okuba nga kibadde kigattibwaako mwaliro mulala

Omubaka w’ekitundu kino Betty Nambooze agamba nti ekizimbe kino tekibaddeko buzibu bwonna kyokka nga ba yinginiya bagenda kunonyereza okuzuula ekivuddeko obuzibu

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *