Amawulire

Ekisaawe ky’enyonyi mu Buganda kijja

Ali Mivule

September 11th, 2013

No comments

katikkiro Mayiga

Gavumenti ya ssabasajja Kabaka netegefu Okwaniriza  by’okuzimba ekisaawe ky’enyonyi mu Buganda

Katikkiro Charles Peter Mayiga agamba nti bagaala kusooka kumaliriza masiro batandike okukola ku nteekateeka ez’omuggundu ng’eno.

Amyuka akulira ekitongole ky’enyonyi, David MPango anyonyola ategeezezza ng’enteekateeka eno bw’ejja okusitula Uganda ne Buganda era nga yetaaga buwagizi

Bano okutuuka ku kino, nga bali mu nsisinkano, ab’ekitongole kyennyonyi mwebayise okuddukirira omulimu gw’amasiro.

Ow’ekitiibwa Mayiga bano abategeezezza ku wa webatuuse mu kuzzaawo amasiro ge Kasubi n’amalala ageetaga okukolako

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *