Amawulire

Ekibattaka minisiture etabuuse

Ekibattaka minisiture etabuuse

Bernard Kateregga

March 8th, 2016

No comments

File Photo: Ekibangirize kye Ttaka

File Photo: Ekibangirize kye Ttaka

Minisitule y’ebyettaka esabye bannayuganda bonna naddala abo abaferebwako ettaka okubawa ku mawulire agakwata ku nsonga eno okulaba nga bakwata abakola bino munda mu minisitule.

Kino kiddiridde okwemulugunya okususse ku buli bwenguzi obususse mu minisitule eno naddala mu kugaba ebyapa by’ettaka.

Omuwandiisi wenkalakalira mu minisitule eno Gabindadde Musoke agamba basobola okukwata bonna abli emabega wakino wabula nga bayambibwako abalina amawulire ku balyake bano.