Amawulire
Ekibanda ky’emotoka ekya Pine kimenyedwawo.
Bya samuel ssebuliba.
Wano mu Kampala agavaayo galaga nga bawanyondo ba kooti bwebazinzeeko ekibanda ky’emotoka ekya Pine wano ku Lumumba, nga bano babade bakolera kubiragiro ebya Insurance regulatory authority banyini taka lino.
Bano nga bakulembedwamu Mutessira Moses bagamba nti etaka lino kuvaddda lyali lya insurance regulatory authority, era yeyaliwa company eya Pearl safari limited okulikolerako , kyoka naye nalikwasa Muhamad Ssebufu.
Ono agamba nti Ssebuufu obuyinza obudukanya ekifo kino yabusigirwa busigirwe , kale nga tabadde nabuyinza bwonna kukifo kino.
Ono agamba nti tewabadde kukayana kwona , kubanga eyakwasibwa eteka ensonga eno abadde agimanyiiko