Amawulire
Ebyokulaga amannya gabakwate biri mu lusuubo
Bya Musasi waffe
Ebitongole byobyokwerinda byakufulumya olukalala lwamanya gabantu, abazze bakwatibwa, nga bagenda kukikola ku kiragiro kyomukulembeze we gwanga.
Bweyabadde ayogerako eri egwanga ku lunnaku Lwomukaaga, Pulezidenti Museveni yakakasizza nti kitufu waliwo abantu abazze bakwatibwa, nayenga abasing bayimbuddwa wabulanga wakyaliwo abakyakwatiddwa banonyerezebwako.
Yalagidde abantu bano baonna, amannya gaabwe gafulumizibwe, okusobola okukakanya emitim gyabantu, nokmalalwo emboozi yekiwamba bantu eyogerwa wano na wali.
Wabula amawulire agmunda amekesifu, banaffe aba Daily Monitor gebafunye, okuva ku muntu atayagadde kumwatukiriza linnya babadde bakyalinze embeera yobulamu bwabantu bano buterere kubanga absinga btulugunyizbwa.
Wabula omwogezi wamagye ge gwanga Brig Gen Flavia Byekwaso agaanye okubaako kyeyogera ku nsonga eno, nasubiza nti minisita webyokwerinda yajja okwogera ku nsonga zino ezokufulumya amannya gabakwate.