Amawulire

Ebya Kafumbe Mukasa bikyaali

Ali Mivule

April 30th, 2013

No comments

musisi

Aba kampala capital city authority kyaddaki bavuddmeu omwaasi ku luguudo lw akafumbe Mukasa

Executive Director, Omukyala Jennifer Musisi ayagala kkampuni eyapatana okukola omulimu guno naddala ogw’okukola ku kazambi n’amazzi okukyusibwa

Musisi agamba nti kkampuni eno y’esinze okubalemesa

Ono agmaba nti ssinga buli kimu kidda wnasi waabwe, bajja kusobola bulungi nnyo okululabirira nga tebalina gwebekwasa

Ministry ekola ku byenguudo yapatana kkampuni ya DOT services okukola ku kazambi n’amazzi kyokka nga negyebuli kati tewlai kitambula

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *