Amawulire

Ebya Bitama biranze

Ali Mivule

January 13th, 2014

No comments

Bitama the activist

Omulambo gwamunakatemba Paddy Bitama guddiziddwaayo mu ddwaliro ekkulu e Mulago okutuusa nga enkayana ku wa gyalina okuzikibwa ziwedde.

Kino kiddiridde Peter Njegula okulemerako ng’akayakayanira omulambo gwa  paddy gwagamba nti mutabani we.

Ono ayagala basooke bakebere omusaayi bakakase kino nga era okuziika kwakugira nga kulinda.

Njegula anyonyola nti Paddy yamutuuma kasozi yadde nga abadde alina lya SSali nga era ekyamugaana okumubanaja nga akyali muto kwekuba nti yamuzaala mu mukyala mufumbo

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *