Amawulire

Ebintu ebitwalibwa mu China byakumala kulongosebwamu.

Ivan Ssenabulya

June 22nd, 2018

No comments

Ndaye Moses.

Gavumenti  etegeezeza nga bwetadewo enkola ezigenda okuyitwamu okulongoosa enkolagana mu by’enfuna wakati wa uganda ne china.

Ssabaminister we gwanga Dr. Ruhakana  Rugunda agambye nti muntekateeka z’ebalina, tebagenda kuddamu kukiriza bintu ebitali ku mutindo okutwalibwa e bunayira, kale nga ebintu ebilongoseemu byokka byebigenda okutwalibwanga e china.

Ono agamba nti kikanyizidwako nti kawefube w’okwetegereze ebigenda e bunayira agenda kukolebwa ministry ekola ku by’ensimbi.

Ono agamba nti China eleete ebintu ebiweza akawumbi ka dolla  buli mwaka mu uganda, kyoka kiruma okulaba nga uganda byetwala mu china bikola obukadde 40 bwokka.

 

 

Ono okwogera bino abadde ateeka mu kono kundagaano wakati wa China ne ugand