Amawulire
E Mukono aba DP Bakwatiddwa
MUKONO
Bya Ivan Ssanaulya
Poliisi e Mukono ekutte abekibiina kya DP ababadde bekalakaasa ku by’okujja ekkomo ku myaka
gy’omukulembezze w’eggwanga.
Abakwatiddwa kubaddeko, ssentebbe wa division ye Goma Erisa Mukasa Nkoyooyo, omukubiriza wolukiiko lwa munisipaali Hamiyat Nakigudde, ba Kkansala nabawagizi bekibiina.
Embeera ebadde ya bunkenke.