Amawulire

DP yefuze ebifo byabameeya

DP yefuze ebifo byabameeya

Bernard Kateregga

March 3rd, 2016

No comments

File Photo: Abavubuuka nga balonda

File Photo: Abavubuuka nga balonda

Ekibiina kya DP kyefuze ebifo byabameeya b’ebibuga wamu nebakansala.

Kizze munna Dp Matia Lwanga Bwanika Kyajje awangule obwa ssentebe bwa disitulikiti nga era nebakansala abasinga okutuula ku lukiiko lwa disitulikiti ba DP.

Disitulikiti ye Wakiso erimu municipaali 4 okuli Kira, Makindye Ssabagabo, Nansana ne Entebbe.

E Entebbe  Vincent Kayanja yeddiza ekifo kye bw’afunye obululu  10873 nga awangudde munna NRM  Joseph Ssesanga afunye obululu  4000

Era munna DP Gerald Lumbuye y’awangudde  obwa meeya bwa Makindye Ssabagabo sso nga Julius Mutebi y’alidde mu Kira.