Amawulire

Omulangira William ne Kate bakuzaala omwana omulala

Ali Mivule

September 8th, 2014

No comments

Kate sendo child Bungereza erangiridde nga omulangira William ne Kate bwebagenda okuzaala omwana waabwe ow’okubiri .

Obwakabaka bwa Bungereza bulangiridde nti omwana omulala wakuzaalibwa omwaka ogujja era nga omumbejja ayoya obuyembe

Omulangira anazaalibwa wakuna ku lubu bw’abalindiridde Namulondo

Nabakyala wa Bungereza asanyukidde dda amawulire gano