Amawulire

Bulange Plaza yakuzimbibwa

Ali Mivule

April 7th, 2014

No comments

Katikkiro news

Obwakabaka bwa Buganda bukakasiza ng’omulimu gw’okuzimba ekizibe kya Bulange Plaza bwegutandika essaawa yona.

Abantu ba Sssabasajja batandise dda okuleeta ebikozesebwa mu kuzimba era nga basoose bebe Kasanja, baleese magulu kkumi z’omusenyu.

Ssentebe w’akakiiko ka Kasubi Masiro Gggwanga Mujje freeman Kiyimba agambye nti omulimu guno gusuubirwa okuggwa mu bbanga lya mwezi 6 okuva kati.

Kiyimba agambye nti balinda Katikiro atongoze akakiiko akagenda okukulira omulimu guno wamu ne Ssabasajja okutuuma ekizimbi kino erinya eppya.