Amawulire

Besigye ne Bobi bakungubagidde Yona Lwanga

Besigye ne Bobi bakungubagidde Yona Lwanga

Ivan Ssenabulya

September 6th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa

BanaYuganda bongedde okukungubagira, abadde akulembera ebanezikiriza yaba-Orthodox mu Uganda, Metropolitan Yonah Lwanga.

Metropolitan Lwanga yasizza ogwenkomerereo akauwngeezi akayise, era abamwulire gokufa kwe gaakakasiddwa abekanisa ye ku kitebbe.

Kti eyali akulembera ekibiina kya FDC era eyavuganyako ku bukulembeze bwegwanga Dr Kiiza Besigye, amogeddeko nti abadde ddoboozi eri abatalina bwogerereo.

Besigye agambye nti kyannaku okulaba abawerez ba Katonda, abadde ne doboozi nga bafa okugwawo.

Yye akulembera ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi gambye nti waakujjukirwa nnyo, olwokuvumirirranga gavumenti ku butali bwenkanya obuli mu gwanga.

Lwanga kinajukirwa nti mu mwaka gwa 2017 yayambalira omukulembeze wegwanga olwokulemererwa okutekaow omusika nokukyusa obukulembeze mu mirembe.