Amawulire

Besigye asunsuddwa

Besigye asunsuddwa

rmuyimba

July 1st, 2015

No comments

Eyali ssenkaggale w’ekibiina kya FDC Dr.Kiiza Besigye asunsuddwa okwesimbawo ku ky’okukwatira ekibiina kino bendera y’okulonda kwa pulezidenti okwa 2016.
Besigye asembeddwa Jack Sabiiti ,Nabosaa Ssebuggwawo n’abalala

Wabula wasoose kubaawo kakyankalano nga abawagizi ba Besigye batambula okwolekera ekitebe ky’ekibiina wali e Najjanankumbi nga bano poliisi ebakubyemu omukka ogubalagala oluvanyuma lw’okukyankalanaya ebyentambula.

Mu balala abagenda okusunsulibwa kuliko ne ssenkaggale w’ekibiina kya FDC Maj. Gen Mugisha Muntu ye wankya