Amawulire

Basse Munaabwe lwampalana za mukazi

Ivan Ssenabulya

January 5th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa

Poliisi ye Kiira road nga ekulembedwamu ajitwala Peace Nansaba eri ku muyiigo gwa basajja 2 abagambubwa okutta munaabwe olwempalana zomukazi.

Nansaba agamba agamba abanonyezebwa kuliko Waisike ne Sande  nga banonyezebwa olwokutta Swaibu Kaaya omutuuze we Kyebando Kisalosalo ngabadde mutunzi wa ddagala lya kinansi.

Omulambo gwomugenzi gukyali mu gwanika lye dwaliro e Mulago nga, omusango baguddwako gwa butemu.