Amawulire

Basenguddwa ku ttaka

Ali Mivule

April 16th, 2013

No comments

Piece of land

Abantu abasoba mu 100 beebasenguddwa okuva ku ttaka e Kiteredde mu district ye Mubende
Ettaka lino lyebabaddeko kigambibwa okuba nga lyagulwa naaggagga agambbibwa okugula ettaka lino mu myaka gya 60

Amyuuka RDC wekitundu kino Nalongo Tinkamanyire agambye nti bakyayogeraganyaamyu nebekikwatako okulaba engeri gyebayinza okuyambamu abantu bano kyokka ng aye agamba nti ssibakusegukaa

Abantu baano nno bagobedddwa yadde nga president yayisa ekiragiro gyebuvuddeko ekiyimiriza eby’okugoba abantu okuva ku ttaka