Amawulire
basattu bakwatiddwa ku byekuusa ku kusadaaka omwana
Bya Malikh Fahad
Police mu district ye Masaka, eriko abantu 3 begalidde nga kigambibwa benyigira mu kusadaaka omwana owmwaka ogumu, eyabadde abuze okumala wiiki namba.
Abakwate poliisi egamba nti kuloko omusawo wekinnansi Moses Mukibi, Deo Walakira nomwana omulenzi owemyaka 12.
Okunonyererza kwa poliisi okusooka kulaga nti bano bekobaana okusadaaka omwana Passy Mirembe, mutabani wa Moses Kalangwa, omutuuze we Kayugi mu ggombolola ye Mukungwe e Masaka.
Okusionxiira ku mwogezi wa poliisi mu bitundu bye Masaka, Lameck Kigozi, omulenzi omutto yategezezza poliisi nti Walakira yamuwa shs. 200 bezaali nga 23rd asobole okubayamba mu lukwe lwabwe.
Poliisi egamba ti okunionyererza kuigenda mu maaos.