Amawulire

Bannayuganda 2 bawanikiddwa ku kalabba

Ali Mivule

July 1st, 2014

No comments

Opolot

Bannayuganda babiri bawanikiddwa ku kalabba mu ggwanga lya China.

 

Kiddiridde ababiri bano okusingisibwa omusango gw’okukusa enjaga.

 

Omar Ddamulira ne Ham Andrew Ngobi.

 

Omwogezi wa minisitule ekola ku nsonga z’ebweru w’eggwanga Fred Opolot agamba nti bannayuganda basaanye okwewala ebikolwa nga bino okwewala okugwa mu butego nga buno.