Amawulire

Bannakenya abakwatibwa ku byénvuba embi batanziddwa emitwalo 70

Bannakenya abakwatibwa ku byénvuba embi batanziddwa emitwalo 70

Ivan Ssenabulya

September 15th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah,

Kkooti eyo luguudo Buganda elagidde bannansi b’eggwanga lya Kenya 40 abakwatibwa nga benyigidde mu nvuba embi mu kunyanja Nalubaale buli omu okusasula emitwalo 70 oba okugenda mu mbuzi ekogga bakulunguleyo omwaka mulamba.

Bano bwebalabiseeko mu maaso gomulamuzi Gladys Kamassanyu, abategeezezza ng’ekikorwa kyabwe bwekiriko bwekyafiiriza omusolo ogwaali guva mu kuvuba wano mu Uganda.

Bano omusango baguzza 29/07 wali mu district y’e Namayingo nga bakozesa obutimba bw’ensiri okuvuba.