Amawulire

Banabyabulambuzi baanirizza enyonyi ye gwanga.

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe.

Bbo abakola ku by’obulambuzi baaniriza obweyamo bwa government obw’okutuusa enyonyi ye gwanga obutasukka 2019.

Sabiiti ewedde minister akola ku by’ensimbi David Bahati  yategeeze banamawulire nga enyonyi  eno bwetuka mu gwanga obutasukka mwezi gwa April 2019.

Twogedeko n’akulira company eya Great lakes Safari Amos Wekesa  naagamba nti situgaanye ekyokuzaawo enyonyi kyetagisa, naye ate kiggwana kikakasibwe nti enaagasa e ggwanga .

Kati ono agamba nti  ensimbi zigwana zitekebwe mu bwakitunzi, enyonyi eno efune akatale