Amawulire

Bana battidwa

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

shot dead

Kubadde kwazirana ng’abantu b’omuka agamu baziikibwa ku Kyaalo kasenyi mu kidistrict ye Isingiro

 

Abana bano basasiriddwa masasi agabasse mu kiro ekikesezza olunaku lwaleero

 

Abagenzi bategerekese nga  Kiiza Mpindi ssemaka, Mwanyina ow’emyaka 80, Nakato Nansubuga, Mutabani waabwe Nantindi Sumaili n’omukozi w’awaka Suti Katongole

 

Bano kiteberezebwa nti obuzibu bwonna buvudde ku nkayaana za ttaka

 

Aduumira poliisi mu kitundu kino Martin Abilu asuubizza nga bwebagenda okunonyereza okuzuula obuzibu webuvudde