Amawulire

Bakutte Namukadde

Ali Mivule

April 9th, 2014

No comments

  Onyango

Poliisi  eriko abavubuka 2 beekutte nga bano bavunaanibwa kukakkana ku Namukadde atemera mu gyobukulu 80 nebamusobyako .

Deziranta Nairuba omutuze we Namulanda  mu gombolola ye Bukolooto kakano yali mu kujanjabwa ,oluvanyuma lw’abavubuka abatannaba kukakasibwa muwendo okumukwata ekirindi

Ayogerera poliisi mu bitundu bino Lameck Kigozi atubuulide nti bano abakwatiddwa era nga bagenda kuyambako police mu kunonyereza .