Amawulire

Bakanyama bagwana kutekebwa mu bibiina

Ivan Ssenabulya

February 5th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye

Ekibiina ekigatta abategesi b’ebivvulu ekya Uganda Music promoters and Venue Owners Network kyagala wabeewo okuwandisibwa kw’abantu abamanyidwa nga BAKANYAMA abakola omulimu gwo’okukuuma ebifo bino okusobola okulondoola obulungi omulimu gwabwe.

Kino kigidde mu kaseera nga omuvubuka ateberezebwa okubeeraKanyama yakatta omuyimbi mowzey Radio

Tonny Ssempijja nga ono y’akulira ekibiina kino agambye nti kano kekaseera okutekawo ekibiina ekigenda okuvunanyizibwa ku mulimu guno