Amawulire

Bad Black n’eyali muganzi we bategeraganye

Ali Mivule

December 9th, 2013

No comments

Bad black

Omulamuzi mu kkooti y’eby’obusuubuzi, Henry Odongo agaanye okukkiriza okutegeragana okutuukiddwaako mwana muwala Bad Black n’eyali Muganzi we David Green Halgh.

Ababiri bakkiriziganyizza okujja emisango mu kkooti kyokka ng’omulamuzi agaanye ng’agamba nti omusango guno gwalimu ne Meddie Ssentongo kyokka nga babadde bamutadde ku mabbali

GreenHalg ng’ayita mu bannamateeka be aba Patrick Furah y’ayagala kununula obukadde bwa doola busatu n’ekitund z’agamab nti Bad Black ne Meddie bazibba

Meddie agamba nti tesobola kusasula nsimbi zino kubanga yye takolaganangako na meddie

Omulamuzi kati wakuddamu okuwulira omusnago nga 29 omwezi ogujja

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *