Amawulire

Babiri babbidde

Ali Mivule

January 15th, 2014

No comments

fishermen killed

Poliisi nakati ekyagenda mu maaso n’okuwenja emirambo gy’abantu 2 abaagude mu nyanja Wamala akawungeezi ka jjo.

Omwogezi wa poliisi mu masekkati ga Buganda Philip Mukasa agambye nti abagudde mu Nyanja bategerekese nga Richard Lutaaya ne Isaac Katongole

Ono agamba nti polisi ekyagenda mu maaso okunoonyereza ku kyavuddeko akabenje kano.

Agambye nti ababbidde babadde tebambadde bujaketi n’alabula abavubi ku kutambulira ku mazzi nga tebabwambadde