Amawulire

asse muganzi we

Ali Mivule

March 8th, 2014

No comments

Man kills wife

Poliisi Mu kampala eri ku muyiggo gwa muSajja atemudde muganzi we

Juliet Nabona abadde akola ng’omuwandiisi ku ssomero lya Bukoto high school.

Omukyala ono yattiddwa muganzi we ategerekese ga David Mulindwa oluvanyuma lw’okufuna obutakkaanya.

Akulira poliiisi y’oku luguudo lwe Kira, Denis Waayama agamba nti omusajja ono bweyamaze okutta muganzi we naleka akapappua akalaga lwaki amusse

Ono asabye omuntu yenna ayinza okubeera nekyamanyi ku musajja ono kubategeeza basobole okumukwata.