Amawulire

Alipoota ku Kampala egobeddwa

Ali Mivule

November 21st, 2013

No comments

Lukwgao sad

Palamenti egobye alipoota eyakolebwa okuva mu kunonyereza ku nsonga za KCCA

Kiddiridde ababaka abatuula ku kakiiko akanonyereza okwegaana ebyaali mu alipoota nga bisingisa loodimeeya omuasngo

Akulira akakiiko Steven Baka agambye nti ba memba abasinga beegana ebyaali bissiddwa mu alipoota.

Baka agambye nti alipoota eno yawandiikibwa mu ofiisi y’akulira akakiiko era n’asaba nti ababaka Florence Kintu ne Raphael Magyezi abaali bakulira akakiiko akasooka okunonyereza ku nsonga babonerezebwe.

Yye spiika agambye nti ssi musanyufu olw’engeri ensonga za Kampala gyezatwaalibwa ng’ez’ekisaazi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *