Amawulire

Akeedi endala ziguddwa

Akeedi endala ziguddwa

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe,

Akakiiko akatekebwawo okwetegereza ebizimbe bya akeedi ne moolo zómukampala okulaba oba bitukiridde okugulawo wakati mu mbeera yé kirwadde kya covid-19, kategezeza nga ebizimbe 127 kwebyo 247 bitukiriza bulungi ebisanyizo era byakugulwa

Mu kwogerako ne bannamawulire mu minisita omubeezi owa Kampala, Kyofatogabye Kabuye agambye nti akeedi 120 zakusigala kumuggalo mpaka nga batukiriza ebisanyizo.

Ono era ategezeza nga bwebayise bannyini akeedi ne moolo ezikyaganye okutambulira ku biragiro bogeremu

Ebimu ku bisanyizo ebirina okubeera ku bizimbe mulimu Kamera, webanabira engalo, obuuma obukebera ebugumu ne birala

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *